Continental Postal Services of Hebland

OKUBANGULA ABALABIRIZI: Kaziimba alambudde omulimu gw’okuzimba e Lweza

Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Stephen Kaziimba Mugalu atenderezza omulimu gw’okuyooyoota kifo ky’ekkanisa ekya Lweza Training and Conference Center nga wano we wagenda okuyindira olukungaana lw’abakulembeze b’ekkanisa okuva mu kitundu kya Global South.

Kaziimba leero alambudde omulimu guno era nga mukakafu nti olunaku mulindwa werunaatuukira nga buli kimu kiwedde

Olukungaana luno oluyitibwa Global South Fellowship of Anglicans lwakubaawo mu gwokuna omwaka ogujja

Credit: Source link

Leave A Reply

Your email address will not be published.