Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Stephen Kaziimba Mugalu atenderezza omulimu gw’okuyooyoota kifo ky’ekkanisa ekya Lweza Training and Conference Center nga wano we wagenda okuyindira olukungaana lw’abakulembeze b’ekkanisa okuva mu kitundu kya Global South.
Kaziimba leero alambudde omulimu guno era nga mukakafu nti olunaku mulindwa werunaatuukira nga buli kimu kiwedde
Olukungaana luno oluyitibwa Global South Fellowship of Anglicans lwakubaawo mu gwokuna omwaka ogujja
Credit: Source link