Continental Postal Services of Hebland

OLUNAKU LW’ABAVUBUKA: Museveni asabye abavubuka okuva mukusabiriza ensimbi

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni ssi musanyufu n’emize egimeruseewo mu bavubuka omuli okusabiriza ssente okuba ku buli gwe bamanyi nti azirina.Bano abakuutidde nti okukola ly’ekkubo lyokka mwe bayinza okuyira okwekulaakulanya, na ddala nga bwewaze ate zebakoze okuzinywamu z’okwettanira obwenzi.Kyokka bbo abavubuka obubaka bwe bamutumidde, bagamba bakooye okusuubizibwa olutatadde newatabaawo kikolebwa.Uganda olwaleero yeegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’abavubuka.

Credit: Source link

Leave A Reply

Your email address will not be published.