Continental Postal Services of Hebland

ENGENDO ZA TRAIN: Aba Uganda Railways Corporation bazongeddeko

Abaddukanya entambula y’eggaali y’omukka, aba Uganda Railways Corporation, batubuuludde nti boongedde ku mirundi egaali y’omukka eva e Mukono, gy’etambula nga kaakano ne mu kaseera k’amalya g’ekyemisana, baakusoma abantu e mirundu ebiri.Batugambye nti okusalawo kino kiddiridde abantu abeeyuna empeereza yaabwe okweyongera,naddala oluvanyuma lwa Poliisi okuggula olutalo ku takisi ziganyegenyaJohn Ssengendo omwogezi w’ekitongole kino atugambye nti kati bakola ku ntekateeka ezituuka e Kyengera, Bujuuko ku Luguudo lw’e Mityana Jjinja kko n’ewalala.

Credit: Source link

Leave A Reply

Your email address will not be published.